Uppskattad leveranstid 7-12 arbetsdagar
Fri frakt för medlemmar vid köp för minst 249:-
Bwemba nga mpeereza, ntera okubuzibwa ebibuuzo bingi omuli, “Katonda Asangibwa wa?” oba “Ndaga Katonda,” oba “Nnyinza ntya okusisinkana Katonda?” Abantu babuuza ebibuuzo eby’ekika kino kubanga tebamanyi ngeri yakusisinkanamu Katonda. Naye engeri ey’okusisinkanamu Katonda nnyangu nnyo okusinga bwe tulowooza. Tuyinza okusisinkana Katonda nga tuyiga amateeka Ge n’okugagondera. Wabula, wadde abantu bangi kino bakimanyi mu mitwe gyabwe, balemererwa okugondera amateeka kubanga tebategeera emiganyulo egy’omwoyo egiri mu mateeka, agaateekebwawo olw’okwagala Kitaffe kwalina gye tuli.
...
- Format: Pocket/Paperback
- ISBN: 9791126305117
- Språk: Luganda
- Antal sidor: 218
- Utgivningsdatum: 2020-01-17
- Förlag: Urim Books USA