bokomslag Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)
Filosofi & religion

Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

Lee Jaerock

Pocket

179:-

Funktionen begränsas av dina webbläsarinställningar (t.ex. privat läge).

Uppskattad leveranstid 7-12 arbetsdagar

Fri frakt för medlemmar vid köp för minst 249:-

  • 226 sidor
  • 2020

Abakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala eby’Omwoyo Omutukuvu, nga mu byo tewali mateeka.

Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka n’ebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba, bajja kuzitoowererwa n’okuba mu bulumi. Era olw’okuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kw’ensi, eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ng’ebyo, bajja kusigaza kwenyumiriza mw’ebyo bye batuuseeko, era ekinaavaamu bagwe mu kufa okw’olubeerera okubalindiridde.

Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okw’olubeerera n’okuva mu maziga gonna, ennaku, n’obulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu eby’ekika ekyo n’okufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna, era olw’ensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri y’okweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala.

...

  • Författare: Lee Jaerock
  • Format: Pocket/Paperback
  • ISBN: 9791126305568
  • Språk: Luganda
  • Antal sidor: 226
  • Utgivningsdatum: 2020-02-12
  • Förlag: Urim Books USA