bokomslag Ekinyweza Ebisuubirwa
Filosofi & religion

Ekinyweza Ebisuubirwa

Jaerock Lee

Pocket

219:-

Funktionen begränsas av dina webbläsarinställningar (t.ex. privat läge).

Uppskattad leveranstid 7-12 arbetsdagar

Fri frakt för medlemmar vid köp för minst 249:-

  • 114 sidor
  • 2023

Omulimu guno gw'abo abayaayaana okutambulira mu bulamu obuwanguzi nga bafuna okukkiriza okutuufu okusobola okuddiza Katonda ekitiibwa, nga babunyisa okwagala kwa Katonda n'okugabana enjiri ya Mukama. Era mu myaka abiri egiyise mbuulidde obubaka bungi wansi w'omutwe "Okukkiriza" era okuyita mu kulonda obumu ku bwo n'okubusunsula mu ngeri ennung'amu, ekitabo kino kisobodde okufulumizibwa. Nsaba nti, Okukkiriza; kye kinyweza ebisuubirwa okubeera nga kikola ng'omunaala oguliko ekitangaala ekirung'amya abantu eri okukkiriza okutuufu eri emyoyo egitabalika .


Embuyaga ekunta ng'edda yonna gyeyagala era tetusobola kugiraba n'amaaso gaffe. So ng'ate, bwe tulaba amakoola g'emiti nga gafuuyibwa embuyaga, tusobola okutegeera nti embuyaga w'eri. Mu ngeri y'emu, wadde tetusobola kulaba Katonda n'amaaso gaffe ag'okungulu, Katonda mulamu era ddala gyali. Yensonga lwaki okusinziira ku kukkiriza kwo mu Ye, okutuuka ku mutendera gwonna gw'oyagala, ojja kusobola okumulaba, omuwulire, owulire nti waali era omwerabireko okuyita mw'ebyo byakola.



  • Författare: Jaerock Lee
  • Format: Pocket/Paperback
  • ISBN: 9791126310883
  • Språk: Luganda
  • Antal sidor: 114
  • Utgivningsdatum: 2023-03-24
  • Förlag: Urim Books USA