Uppskattad leveranstid 7-12 arbetsdagar
Fri frakt för medlemmar vid köp för minst 249:-
Okuva lwe nnakkiriza Yesu Kristo era n'entandika okusoma Baibuli, Nnatandika okusaba okusobola okutegeera mu buziba omutima gwa Katonda. Katonda yanziramu oluvannyuma lw'emyaka musanvu olw'okusaba okutakoma n'okusiibanga buli bbanga. Nga maze okutandika ekanisa, Katonda yannyinyonyola ebyawandiikibwa bingi ebizibu ebisangibwa mu Baibuli okuyita mu kulung'amizibwa okw'Omwoyo Omutukuvu, nga n'ekimu ku byo bwe bubaka obulambulula mu bujjuvu obukwata ku 'Mwoyo, Emmeeme, n'Omubiri'. Luno lwe lugero olw'ekyama olutusobozesa okutegeera omuntu gye yava era ne lutuganya okwetegeera. Lwe lugero olwogera kw'ebyo bye mbadde nga siwuliranga walala wonna, era lye ssanyu lyange eryo lye sisobola kunnyonyola.
- Format: Pocket/Paperback
- ISBN: 9791126313044
- Språk: Luganda
- Antal sidor: 258
- Utgivningsdatum: 2024-03-20
- Förlag: Urim Books USA